transcription stringlengths 2 215k | audio audioduration (s) 0.72 46 | duration float64 0.75 46 |
|---|---|---|
Abantu tebaagala kukolera mu bitundu ebitera okufuna amataba. | 5.5875 | |
Omuyizzi bw'ayingira mu nsiko alaba ng'atuuse mu kisaawe ky'ategeera obulungi | 5.315656 | |
Kaweefube w'enkozesa y'enguudo ennungi agendereddwamu kukendeeza ku bubenje ku makubo. | 7.0635 | |
Sswici y'amasannyalaze ya wayiti mu kkala, emabbali n'emabbali erina obutuli busatu kw'ossa n'obussaako sswici bubiri. Sswici eraga kkala emmyufu. | 17.784 | |
Ndowooza nze kati n'obwompa ez'obwerere sizitwala. | 5.4435 | |
Nnengera amaka, kuliko omukyala akutte enkumbi ayambadde ebyeru, yeesibye akaleesu mu kiwato; kuliko omwami atudde, akutte ekikopo ky'amazzi; kuliko abaana babiri, n'emabega waabwe waliwo ennyumba y'ettaka. | 25.236 | |
Waliwo abantu abawanuuza kino nakiri n'ekigendererwa ky'okuggya Abaganda ku mulamwa . | 7.2435 | |
Abawala baakoze nnyo okukiikirira ekitundu kyabwe. | 5.2635 | |
Abayizi balina okumanyisibwa ku mugaso gw'okusoma mu bulamu bwabwe. | 5.117813 | |
Abantu abalamu ly'essanyu ly'eggwanga. | 3.977813 | |
Omukulembeze yawadde abavubuka amagezi obutakozesa ffujjo okugonjoola obuzibu. | 5.8035 | |
Ssebo ne wabulawo n'omuntu agenda akukuluma. | 5.0835 | |
Wandigambye otya? Ndaba abalenzi bwe mutyo! | 5.8755 | |
Ebyokulabirako ebyo tebimatiza. | 4.4355 | |
Abantu tebakozesa bupiira nga beenyigira mu kwegatta. | 4.2555 | |
Wabula, singa abeera alemereddwa akapiira ne kamukwasa nga tannamalayo kupanga awo aba awedde. | 7.4955 | |
Entunulayo esobola okulaga obuvumu ,okutabulwa,essanyu n’ebirala. | 8.1075 | |
Okwekaliriza n’okutunuulira empandiika y’Oluganda. | 5.9835 | |
Mu kifaananyi, Olivia Cox Namaganda ku mpewo za Radio Simba. | 6.4875 | |
Abakulembeze baakubiriza ebitundu bye bakiikirira okuba obumu. | 5.4075 | |
Mukazi wattu olwawulira ebyo yaggalawo buggazi luggi ng'ayingira bw'akaaba era nnamusanga ali mu maziga. | 8.8635 | |
Abalimi b'enva endiirwa baalemererwa okuyimirizaawo bizinensi. | 5.2635 | |
Ani yayonoonye ebintu byaffe? | 4.1835 | |
Baba bayimba bwe bati. | 2.9955 | |
Omuntu alina olugambo kizibu nnyo kya kumuteresa byama byo. | 6.0915 | |
abazzi b'emisango batwalibwa mu kkooti okuwozesebwa. | 7.5675 | |
Ekisubi linnya lye tukozesa okutegeeza Omusota. | 4.8675 | |
Abantu bakyakkiririza mu bulogo. | 3.6075 | |
Enjuyi ez'enjawulo buli lumu lusula luyiiya engeri ey'okuwangulamu akalulu kano. | 6.3075 | |
Yali ayagala akoleko ebbaala eyiye. | 4.5075 | |
Ebiwe ebikungaanyizibwa bitunuulira engeri abalimi gye bakolamu emirimu. | 6.5955 | |
Ng’akalengedde n’akuyamba okukavvuunuka. | 5.0835 | |
Labayo bwe kiri ekirungi. | 2.8875 | |
Entobazi bwe zisaanyizibwawo kiba kitegeeza nti n’ebyennyanja tebirina we bigenda kukulira. | 7.3875 | |
Omu ku beesimbyewo teyazze mu kukubaganya ebirowoozo. | 5.2635 | |
Omukazi atayagala kufumba obeera owasa waaki? | 4.152336 | |
Omwami musanyufu nnyo ayambadde essaati enjeru n'empale enzirugavu ayambadde n'enkofiira era akutte ebintu bibiri mu ngalo. | 16.992 | |
Omuntu alina okubeera n'ebiwandiiko ebimwogerako. | 4.9035 | |
Ssentebe waffe alina amazima. | 3.6075 | |
Kino twakirabira mu ssomero erimu. | 3.119656 | |
Tetukyasobola kufuna ssente gye twaziggyanga. | 7.7835 | |
Kyetaagisa okukola okunoonyereza nga tonnatandika kulima oba kulunda. | 5.8035 | |
Akannya k’omu kigere wansi ke ka Kayiira. | 4.7955 | |
Kino bakikole nga bajaguza amazaalibwa ga Beene. | 5.6235 | |
Sseminti n'amatafaali by'ebimu ku bintu ebikozesebwa mu kuzimba. | 6.791656 | |
Omwana ye yeezulira nti alina akawuka ka mukenenya. | 7.2435 | |
Eyo eba muloma. | 3.8955 | |
Bino byonna biggwawo nga ssente, oba ettaka mu kaseera katono nnyo. | 5.9475 | |
Waaliwo okusika omuguwa ku lulimi ki oluba luyigibwa sinakindi olulina okusomesezebwamu. | 8.3235 | |
Yasaba mangu nnyo mukwano gwe amutuusize mangu obubaka. | 5.9475 | |
Poliisi yakubye amasasi mu bbanga okugumbulula okwekalakaasa eggulo. | 7.5675 | |
Mu lugendo mubaamu ebiwonvu n’ebikko. | 4.1835 | |
Baali bajaguza olunaku lwabwe mu mwaka gwa nkumi bbiri mu kumi na munaana. | 7.6755 | |
Lwe luyina olusibwa mu nkoko. | 4.1475 | |
Baasabye akakiiko okubakakasa. | 3.8235 | |
Abazadde baweebwa amagezi okuyamba ku baana baabwe nga bali mu ssomero. | 6.8835 | |
Naye ogenda okutuuka ku ssuula esembayo ga yayulikako?" | 6.4155 | |
Okuva lwe nateegera gye basuubuza ebintu sikyakkiriza kuseerebwa. | 5.910816 | |
Tulina abalwadde b'akawuka ka kolona abapya basatu leero. | 5.257813 | |
Wamma kituufu abalema balina amaanyi mangi? | 5.6235 | |
Kawaganya yali musajja atyo atyo. | 4.1475 | |
Ekibiina ky'amawanga amagatte kyateekabwawo emyaka kkumi okutuukiriza enteekateeka zaakyo. | 8.0355 | |
Olungereza n'Oluswayiri z'ennimi entongole mu Uganda. | 6.2355 | |
Ate bo abaana baali tebamanyi byafaayo bya mulwadde. | 7.7475 | |
Yalemererwa n'adda mu kyalo. | 3.7155 | |
Nakwataganye n'abaguzi bange kufuna emirimu gy'obusuubuzi emirala. | 5.9835 | |
Oli mukazi mulungi ate omuto, kiki ekikwesibya ku kasajja akatasobola na kusasula we kasula? | 7.9635 | |
Omukulembeze w'akatale yeegaanye ebimujwetekebwako. | 5.8035 | |
Abatalina kaadi ya yellow fever tebakkirizibwa kulinnya nnyonyi. | 5.2275 | |
Abaakafa akawuka ka ssennyiga omukwambwe basemberedde okuwera akakadde. | 5.9475 | |
Byayongera okulaga engeri eddembe ly’obuntu gye lirinnyirirwa mu ggwanga. | 6.8835 | |
Katikkiro wa Buganda, atongozza sizoni y’Emmwannyi terimba. | 7.0275 | |
Okufulumya ebintu ebiri ku mutindo kigaziya akatale k'ebintu. | 5.0475 | |
Tewayita bbanga ddene nga naye yatuuse dda. | 3.7155 | |
Yamusanga akyalina kasitoma gw'akolako, n'atuula amulindde. | 6.2355 | |
Mwanje agambye nti ensonga eno singa tekwatibwa mu bwegendereza egenda kwabuluzaamu ekibiina mukitundu kino. | 8.9355 | |
Musaana okulabirira n'okukuza ekitundu kyammwe. | 2.9955 | |
Akasajja kano kalina ensonyi bannange! | 4.1835 | |
Agattako nti ekibiina kisimbyewo abantu abalina embavu okuwangula ebifo ebiwerako. | 5.819656 | |
Obwavu bubi bannange olaba omuntu eyali alina nga tayina. | 5.8035 | |
Omwana wange olubadde okuva ku ssomero n'alwala. | 4.7235 | |
Tuvumirira obukambwe bwa poliisi? | 3.6435 | |
Ye muntu omukambwe ennyo. | 3.4275 | |
Ettale nga mulimu ekiswa, emiti egy'enjwulo ng'omulamula, mulimu n'ebitooke. | 18.072 | |
Baagenze mu ddwaliro ng'ali bubi nnyo. | 5.0835 | |
Emirundi mingi kino abantu batera okukyolekera mu bitontome, ennyimba,engero amabaluwa, okwogera. | 9.4755 | |
Omwana omuwala bw'afunira olubuto mu maka ga bakadde be. | 6.3075 | |
Ekifuba kimuluma kuba yasitula nnyo ebintu ebizitowa nga muto. | 6.7035 | |
Mu kunoonyereza kuno twakozesa akakodyo k’okwekkaanya n’ak’okubuuza ebibuuzo. | 8.2155 | |
Kino osobola okukikola nga weeteeseteese bulungi mu ngeri esaana. | 4.991656 | |
Abangi be babalirira ekitundu ekisinga obunene | 4.3635 | |
Entereka y'omubisi nayo erina ky'eyongera ku mutindo gw'omubisi ogufulumizibwa. | 7.4955 | |
Kusoomooza ki kwe wasanga okusanga mu kiseera ky'okutendekebwa? | 6.7035 | |
Abaavuganya okusinga baali bakazi. | 3.7155 | |
Obulwadde bwa pooliyo bulina bubonero ki? | 3.3555 | |
Wabula ne bwe nnabeeranga mu bantu abangi ng'akikola, wadde nga ndi nzekka. | 6.4155 | |
Linnyo lino njagala kulikuulamu. | 3.8955 | |
Bw'oba weetaaga okukakasa nkubira ssimu. | 3.9675 | |
Abantu basigadde tebalina we babeera. | 5.0475 | |
Amalwaliro gonna gafa ku balwadde. | 3.6435 |
End of preview. Expand
in Data Studio
README.md exists but content is empty.
- Downloads last month
- 25